Latest Music: Abantu A Pass (Official Music Video + lyrics)
24 August 2023

About and the New Video
Producer: A Pass (Bagonza Alexander)
Beats : Tryton/ Sikia Media.
Mix and Mastering: Baru.
Song Written By A Pass (Bagonza Alexander).
Release Date: May 30, 2023
Abantu A Pass Lyrics
Bwe weeyisa obulungi bakukozesa n'okoowaBakulinnyako nebakutuulako nga sofaAnd your lover, takugamba that it's overThey just leave and goNga tafudeyo if it will hurt youWali lover, nga tokimanyi oli ne userWalina pure intentionsYalina poor intentions
Abantu babi yo ohTobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobiKuba biggwa bubi yo ohAbantu babi yo ohTobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobiKuba biggwa bubi yo oh
Obwesigwa bwambulaMwabunnyambulaN'ekiro seebakaNga ndowooza buli kimu kye mwankolaNjagala kuwummulaNaye ebirowoozo tebyebakaSo nsaba bakole ekifoEbirowoozo mbitwale babiggyemuNnumwa bwe ntunula eyo gyenvuddeBangi babadde bammalira budde
Abantu babi yo ohTobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobiKuba biggwa bubi yo ohAbantu babi yo ohTobeesiga kuba bw'obeesiga ebeera nsobiKuba biggwa bubi yo oh
Omukwano omulungi y'asingaNaye abazibu be basinga okujjaKatonda y'eyasigaza ekyamaOmuntu omutuufu muzibu wassangaBwoba olina mukwano gwoMu bulungi ne mu bubi abeerawoOyo ye mukwano gwoTayambala kakookoloTuyita mu bakyamuBw'ofuna omutuufu oyiga okusiimaMu kumanya mwemuli ekyama
Oyo mukwano gwoN'oli mukwano gwoOyo si mukwano gwoNaye ono mukwano gwo ate nnyoOyo mukwano gwoN'oli mukwano gwoOyo si mukwano gwoNaye ono mukwano gwo ate nnyoOyo mukwano gwoN'oli mukwano gwoOyo si mukwano gwoNaye ono mukwano gwo ate nnyo
Quick Links
Daily Mixes
DOWNLOAD LATEST BONGO MUSIC MP3
DOWNLOAD LATEST BEST SONGS 2022 MP3
DOWNLOAD LATEST TOP 10 SONGS OF TODAY MP3
DOWNLOAD LATEST MUSIC ALBUMS/EP MP3
DOWNLOAD LATEST TOP 10 SONGS OF 2023 MP3
DOWNLOAD LATEST TOP 10 SONGS OF TODAY MP3
DOWNLOAD LATEST TOP 10 SONGS OF THE WEEK MP3
DOWNLOAD LATEST AFRICAN MUSIC MP3
DOWNLOAD LATEST GHANA MUSIC MP3
DOWNLOAD LATEST KENYA MUSIC MP3




Leave your comment